lke_jhn_text_reg/02/20.txt

1 line
315 B
Plaintext

\v 20 Awo Abayudaaya ne batumula nti Yeekaalu eno yazimbiurwe emyaka ana mu mukaaga, naawe oligizimbira enaku isatu? \v 21 Naye yatumwire ku yeekaalu ya mubiri gwe. \v 22 Awo bwe yazuukiziibwe mu bafu, abayigirizwa be ne baijukira nti yatumwire ekyo; ne bakikirirya ebyawandiikibwa, n'ekigambo Yesu kye yayatumwire.