lke_jhn_text_reg/02/17.txt

1 line
269 B
Plaintext

\v 17 Abayigirizwa be ne baijukira nga kyawandiikiibwe nti eiyali bw'enyumba yo bulindya. \v 18 Awo Abayudaaya ne bairamu ne bamukoba nti Kabonero ki k'otwolesia akakukozesia bino? \v 19 Yesu n'airamu n'abakoba nti Mumenye yeekaalu eno, nzeena ndigizimbira enaku isatu.