lke_jhn_text_reg/14/10.txt

3 lines
270 B
Plaintext

\v10 Toikirirya nga nze ndi mu Itawange, no Itawange ali mu ninze? Ebigambo bye mbakoba nze, timbitimula ku bwange nzeka; naye Itawange bw'abba mu nze akola emirimu gye.
\v11 Munjikirirye nga nze ndi mu Itawange, no Itawange mu nze: oba munkikirirye olw'emirimu gyonka.