lke_jhn_text_reg/14/01.txt

1 line
339 B
Plaintext

\c 14 \v 1 Omwoyo gwanyu tegweraliikiriranga: mwikirirye Katonda, era nzeena munjikirirye. \v 2 Mu nnyumba ya Itawange mulimu ebifo bingi eby'okubbaamu. Singa tekiri kityo, nakabakobere; kubanga njaba kubateekerateekera ekifo. \v 3 Era oba nga njaba okubateekerateekera ekifo, ndiira ate ne mbatwala gye ndi; nze gye ndi, mweena mubbe eyo.