lke_jhn_text_reg/13/36.txt

1 line
409 B
Plaintext

\v 36 Simooni Peetero n'amukoba nti Mukama wange, oyaba waina? Yesu n'airmu nti Gye njaba a, tosobola kunsengererya atyanu; naye olinsengererya gye bwiza. \v 37 Peetero n'amukoba nti Mukama wange, kiki ekindoberya okukusengererya atyanu? N'awaireyo obulamu bwange ku lulwo. \v 38 Yesu n'airamu nti wawaayo obulamu bwo ku lwange? Dala dala nkukoba nti Enkoko teekolyoke okutuusia lw'ewaneegaana emirundi isatu.