|
\v 24 Oyo niiye muyigirizwa eyategeezerye bino, n'awandiika bino; naife timaite ng'okutegeeza kwe kwa mazima. \v 25 Ate waliwo ebindi bingi Yesu bye yakolere, nabyo bwe biwandiikiibwe kimu na kimu ndowooza nti n'ensi gyonagyona tegyandiwereiremu bitabo ebyandiwandiikiddwa. |