lke_jhn_text_reg/04/13.txt

1 line
294 B
Plaintext

\v 13 Yesu n'airamu n'amukoba nti Buli muntu yenayena anywa amaizi gano enyonta erimuluma ate: \v 14 naye anywa amaizi ago nze ge ndimuwa enyonta terimulumira dala emirembe gyonagyona; naye amaizi ge ndimuwa gafuukanga mukati mu iye ensulo y'amaizi nga gakulukuta okutuuka ku bulamu obutawaawo.