lke_jhn_text_reg/18/01.txt

1 line
456 B
Plaintext

\c 18 \v 1 Awo Yesu bwe yamalire okutumula ebigambo ebyo n'afuluma n'abayigirizwa be ne basomoka akaiga Kidulooni, eyabbaire olusuku, n'ayaba omwo iye n'abayigirizwa be. \v 2 Era no Yuda amulyamu olukwe, yabbaire amaite ekifo ekyo: kubanga Yesu yayabangayo emirundi mingi n'abayigirizwa be. \v 3 Awo Yuda, bwe yamalire okuweebwa ekitongole ky'abasirikale n'abaami okuva eri bakabona abakulu n'Abafalisaayo, n'aizayo ng'alina etabaaza, n'emimuli, n'amafumu.