lke_jhn_text_reg/03/22.txt

1 line
301 B
Plaintext

\v 22 Oluvanyuma lw'ebyo Yesu n'aiza n'abayigirizwa be mu nsi y'e Buyudaaya; n'alwayo nabo, n'abatiza. \v 23 Naye Yokaana yabbaire ng'abatiriza mu Enoni okumpi n'e Salimu, kubanga niiyo eri amaizi amaangi: ne baizanga, na babatizibwanga. \v 24 Kubanga Yokaana yabbaire nga akaali kutekebwa mu ikomera.