\v 5 Yesu n'airamu nti Dala dala nkukoba nti omuntu bw'atazaalibwa maizi no Mwoyo, tasobola kuyingira mu bwakabaka bwa Katonda. \v 6 Ekizaalibwa omubiri kibba mubiri; n'ekizaalibwa Omwoyo kiba mwoyo.