lke_jhn_text_reg/02/09.txt

1 line
333 B
Plaintext

\v 9 Awo omugabuli w'embaga bwe yalegere ku maizi agafuukire envinyu, n'atamanya gy'eviire (naye abaweereza abaasena amaizi baamanyire), omugabuli w'embaga n'ayeta akweire omugole, \v 10 n'amugamba nti Buli muntu asooka kuteekawo nvinyu nsa; naye abantu bwe baikuta, kaisi n'ateekawo embbiibi: naye iwe ogisire ensa okutuusia atyanu.