\v 39 Munsagira mu byawandiikiibwe, kubanga imwe mulowooza nti mu ibyo mulina obulamu obutawaawo; n'ebyo niibyo ebitegeeza ebyange; \v 40 era temwagala kwiza gye ndi okubba n'obulamu.