|
\v 10 Awo ne bamukoba nti Kale amaso go gaazibukire gatya? \v 11 Iye n'airamu nti Omuntu ayetebwa Yesu yatabwire eitakali, n'ansiiga ku maiso, n'ankoba nti Yaba ku Sirowamu, onaabe: awo ne njaba, ne naaba, ne nzibula. \v 12 Ne bamukoba nti Ali waina oyo? N'akoba nti Timaite. |