lke_jhn_text_reg/08/57.txt

1 line
274 B
Plaintext

\v 57 Awo Abayudaaya ne bamukoba nti Okaali kuwerya myaka ataano, naye Ibulayimu wamuboine? \v 58 Yesu n'abakoba nti Dala dala mbagamba nti Ibulayimu nga akaali kuzaalibwa, Nze nga Ndiwo. \v 59 Awo ne bakwata amabbaale okumukubba: naye Yesu ne yegisa, n'afuluma mu yeekaalu.