lke_jhn_text_reg/12/04.txt

1 line
325 B
Plaintext

\v 4 Naye Yuda Isukalyoti, omumu ku bayigirizwa be, ayaba okumulyamu olukwe, n'akoba nti \v 5 Kiki ekirobeire okutunda amafuta gano okugatoolamu edinaali ebikumi bisatu, okugabira abaavu? \v 6 Kale yatumwire atyo, ti lwo kwijukira abaavu; naye kubanga yabbaire mwibbi, ye yayambaliranga ensawo, n'atwalanga bye baateekangamu.