lke_jhn_text_reg/13/03.txt

1 line
330 B
Plaintext

\v 3 Yesu bwe yamanyire nga Itaaye amuwaire byonabyona mu mukono gwe, era nga yaviire wa Katonda, ate ng'aira wa Katonda, \v 4 n'ava ku mere, n'ayambulamu engoye gye; n'akwata ekiremba, ne yeesiba ekimyu. \v 5 Kaisi afuka amaizi mu kibya, n'atandika okunaabya abayigirizwa ebigere n'okubisiimuulya ekiremba kye yabbaire yeesibire.