\c 2 \v 1 Olunaku olw'okusatu, ne wabba embaga ey'obugole mu Kaana eky'e Galiraaya; ne maye wa Yesu yabbairewo; \v 2 Yesu ne bamweta n'abayigirizwa be ku mbaga.