lke_jhn_text_reg/21/12.txt

1 line
326 B
Plaintext

\v 12 Yesu n'abakoba nti Mwize mulye. So mu bayigirizwa ne mutabba muntu eyasoboire okumubuulya nti Niiwe ani, nga bamaite nga niiye Mukama waisu. \v 13 Yesu n'aiza, n'akwa omugaati, n'abawa, n'ebyenyanza atyo. \v 14 Guno niigwo mulundi ogw'okusatu Yesu bwe yabonekere mu bayigirizwa, oluvanyuma ng'amalire okuzuukira mu bafu.