lke_jhn_text_reg/21/01.txt

1 line
426 B
Plaintext

\c 21 \v 1 Oluvanyuma lw'ebyo Yesu ne yeeraga ate mu bayigirizwa be ku nyanza eye Tiberiya; ne yeeraga ati. \v 2 Babbaire bali wamu Simooni Peetero, no Tomasi ayetebwa Didumo, no Nasanayiri ow'e Kaana eky'e Galiraaya, n'abaana ba Zebbedaayo, n'abayigirizwa be abandi babiri. \v 3 Simooni Peetero n'abakoba nti njaba kuvuba. Ne bamukoba nti Feena twaba naiwe. Ne baaba, ne basaabala mu lyato; obwire obwo ne batakwatisya kintu.