lke_jhn_text_reg/19/38.txt

1 line
375 B
Plaintext

\v 38 Awo oluvanyuma lw'ebyo Yusufu ow'e Alimasaya, eyabbaire omuyigirizwa wa Yesu, yeena mu kyama olw'okutya Abayudaaya, ne yeegayirira Piraato okutoolaku omulambo gwa Yesu: awo Piraato n'aikirirya. N'aiza, n'atoolaku omulambo gwe. \v 39 Ne Nikoodemu n'aiza (eyasookere okwiza gy'ali obwire), ng'aletere ebitabule eby'envumbo na akaloosa, obuzito bw'abyo laateri nga kikumi.