lke_jhn_text_reg/19/12.txt

1 line
384 B
Plaintext

\v 12 Okusookera awo Piraato n'asala amagezi okumwita: naye Abayudaaya ne batumulira waigulu nga bakoba nti Bwewamulekula oyo nga toli mukwanu gwa Kayisaali: buli muntu yenayena eyeefuula kabaka awakanya Kayisaali. \v 13 Awo Piraato bwe yawuliire ebigambo ebyo n'afulumya Yesu ewanza, n'atyama ku ntebe ey'emisango mu kifo ekiyitibwa Amabbaale Amaaliire, naye mu Lwebbulaniya Gabbasa.