lke_jhn_text_reg/19/07.txt

1 line
278 B
Plaintext

\v 7 Abayudaaya ne bamwiramu nti Ife tulina eiteeka n'olw'eiteeka eryo agwaniire okufa, kubanga yeefuula Omwana wa Katonda. \v 8 Awo Piraato bwe yawuliire ekigambo ekyo, ne yeeyongera okutya; \v 9 n'ayingira ate mu kigangu, n'akoba Yesu nti Oli wa waina? Naye Yesu n'atamwiramu.