lke_jhn_text_reg/18/25.txt

1 line
356 B
Plaintext

\v 25 Ne Simooni Peetero yabbaire ayemereire ng'ayota omusyo. Awo ne bamugamba nti Weena oli wo mu bayigirizwa be? Iye ne yeegaana n'akoba nti Tindi waamu. \v 26 Omu ku baidu ba kabona asinga obukulu ow'ekika ky'oyo Peetero gwe yasalireku okitu, n'akoba nti Nze tinakuboine naye mu lusuku mudi? \v 27 Peetero ne yeegaana ate: amangu ago enkoko n'ekolyooka.