lke_jhn_text_reg/16/32.txt

1 line
253 B
Plaintext

\v 32 Bona, ekiseera kiza, era kituukire, mwe mwasaansaanira, buli muntu mu bibye, mwandeka nze nzenka: so ti nzenka, kubanga Itawange ali wamu nanze. \v 33 Ebyo mbibakobeire, mube n'emirembe mu nze. Mu nsi mulimu enaku: naye mugume; nze mpangwire ensi.