lke_jhn_text_reg/11/30.txt

1 line
431 B
Plaintext

\v 30 Yesu yabbaire amaali kutuuka mu mbuga, naye ng'akaali mu kifo Maliza kye yamusangiremu. \v 31 Awo Abayudaaya abbbaire naye mu nyumba, nga bamukubbagizia, bwe baboine Malyamu ng'ayemereire mangu okufuluma, ne bamusengererya, nga balowooza nti ayaba ku ntaana okukungira eyo. \v 32 Awo Malyamu bwe yatuukire Yesu gy'ali n'amubona, n'agwa ku bigere bye, n'amukoba nti Mukama wange, singa wabbaire wano, mwainyinaze teyandifiire.