lke_jhn_text_reg/06/19.txt

1 line
290 B
Plaintext

\v 19 Awo bwe baamalire okuvuga esutadyo abiri mu taanu, oba asatu, ne babona Yesu ng'atambulira ku nyanza, ng'asemberera eryato; ne batya. \v 20 Naye n'abakoba nti Niize ono, temutya. \v 21 Awo ne baikirirya okumuyingirya mu lyato; amangu ago eryato ne ligoba ku itale gye babbaire baaba.