lke_jhn_text_reg/05/28.txt

1 line
217 B
Plaintext

\v 28 Temwewuunya ekyo: kubanga ekiseera kiza bonnabona abali mu ntaana lwe baliwulira eidoboozi lye, \v 29 ne bavaamu; abo abaakolanga ebisa balizuukirira obulamu; n'abo abaakolanga ebitasaana balizuukirira omusango.