\v 24 Ddlala dala mbakoba nti Awulira ekigambo kyange, n'aikirirya oyo eyantumire, alina obulamu obutawaawo, so taliiza mu musango, naye ng'aviire mu kufa okutuuka mu bulamu.