lke_jhn_text_reg/05/21.txt

1 line
372 B
Plaintext

\v 21 Kubanga Itawange bw'azuukizia abafu n'abawa obulamu, atyo n'Omwana abawa obulamu bonnabona b'ataka okuwa. \v 22 Kubanga Itawange n'okusala tasalira muntu musango, naye yawaire Omwana okusala omusango gwonagwona; \v 23 bonnabona bateekengamu Omwana ekitiibwa, nga bwe bateekamu Itawange ekitiibwa. Atatekamu Mwana kitiibwa, nga tateekaamu kitiibwa Itaaye eyamutumire.