\v 54 Awo Yesu n'atatambula ate mu Buyudaaya mu lwatu, naye n'avaayo n'ayaba mu kifo ekiri okumpi n'eidungu, mu kibuga ekiyitibwa Efulayimu; n'abba eyo n'abayigirizwa. \v 55 Naye Okubitaku okw'Abayudaaya kwabbaire kuli kumpi okutuuka: bangi abaviire mu byalo ne baniina e Yerusaalemi Okubitaku nga kukaali, beerongoosie.