\v 23 Omuntu bw'akomolebwa ku sabbiiti, amateeka ga Musa galeke okusoba; munsunguwalira kubanga nafuula omuntu omulamu dala ku sabbiiti? \v 24 Temusalanga musango okusinziira ku mboneka, naye musalenga omusango ogw'ensonga.