\v 8 Imwe mwambuke ku mbaga: nze nkaali kwambuka ku mbaga eno; kubanga ekiseera kyange kikaali kutuukirizibwa. \v 9 Bwe yamalire okukoba ebyo n'asigala e Galiraaya.