\v 60 Awo bangi ab'omu bayigirizwa be bwe baawuliire ne bakoba nti Ekigambo ekyo kizibu; yani ayinza okukiwulisisya? \v 61 Naye Yesu bwe yamanyire mukati mu iye nti abayigirizwa be beemulugunyira kino, n'abagamba nti Kino kibeesitalya?