\v 15 n'afuula emiguwa olukoba, n'ababbinga bonabona mu yeekaalu, n'entama n'ente; n'ayiwa efeeza egy'abawaanyisa efeeza, n'afuundika embaawo gyaabwe; \v 16 n'akoba ababbaire batunda amayemba nti Mutoolewo ebintu bino: mulee kufuula nyumba ya Itawange nyumba ya buguli.