lke_heb_text_reg/09/08.txt

1 line
483 B
Plaintext

\v 8 Omwoyo Omutukuvu ng'ategeeza kino, ng'engira etwala mu kifo ekitukuvu ekaali kubonesebwa, ng'eweema ey'oluberyeberye ekaali eyemereirewo; \v 9 eyo niikyo ekifaananyi olw'ebiseera ebiriwo; ekirimu ebirabo era ne sadaaka ebiweebwayo ebitasobola kumutuukirirya oyo aweereza mu bigambo by'omwoyo, \v 10 kubanga niigyo empisa egyalagiirwe egy'omubiri obubiri (era awamu n'egy'okulya n'egy'okunywa n'egy'okunaaba okutali kumu) egyateekeibwewo okutuusia ku biseera eby'okwira obuyaaka.