lke_heb_text_reg/09/06.txt

1 line
302 B
Plaintext

\v 6 Naye ebyo bwe byakoleibwe bityo, bakabona bayingira mu weema ey'oluberyeberye obutayosya, nga batuukirirya emirimu egy'okuweererya; \v 7 naye mu edi ey'okubiri ayingiramu kabona asinga obukulu yenka, omulundi gumu buli mwaka, ti awabula musaayi, gw'awaayo ku lulwe iye n'olw'obutamanya bw'a bantu.