lke_heb_text_reg/08/11.txt

1 line
260 B
Plaintext

\v 11 So buli muntu tebalyegeresya mwinaye, Na buli muntu mugande, ng'atumula nti Manya Mukama: Kubanga bonabona balimanya, Okuva ku mutomuto okutuuka ku mukulu mu ibo. \v 12 Kubanga ndisaasira obutali butuukirivu bwabwe, N'ebibbiibi byabwe tindibiijukira ate.