lke_heb_text_reg/02/02.txt

1 line
450 B
Plaintext

\v 2 Kuba oba ng'ekigambo ekyatumwirwe bamalayika kyanyweire, na buli kyonoono n'obutawulira byaweebwanga empeera ey'ensonga; \v 3 ife tuliwona tutya bwe tulireka obulokozi obukulu obwenkana awo? obwo obwasookere okwogerwa Mukama waisu, kaisi ne bututegeerezebwa dala abaabuwuliire; \v 4 era Katonda ng'ategeerezia wamu nabo mu bubonero ne mu by'amagero era ne mu by'amaani ebitali bimu era ne mu birabo eby'Omwoyo Omutukuvu, nga bwe yatakanga Yenka.