lke_heb_text_reg/12/04.txt

1 line
300 B
Plaintext

\v 4 Mukaali kuwakana okutuusia ku musaayi nga mulwana n'ekibbiibi: \v 5 era mwerabire ekigambo ekibuulirira, ekitumula naimwe ng'abaana nti Mwana wange, tonyoomanga kukangavula kwa Mukama, So toiririranga bw'akunenyanga; \v 6 Kubanga Mukama gw'ataka amukangavula, Era akubba buli mwana gw'aikirirya.