\v 38 Naye omutuukirivu wange alibba mulamu lwo kwikirirya: Era bw'airayo enyuma, emeeme yange temusanyukira. \v 39 Naye ife tetuli bo kwira nyuma mu kuzikirira, naye tuli bo kwikirirya olw'okulokola obulamu.