lke_heb_text_reg/09/27.txt

1 line
273 B
Plaintext

\v 27 Era ng'abantu bwe baterekeirwe okufa omulundi ogumu, oluvanyuma lw'okwo musango; \v 28 era ne Kristo atyo, bwe yamaliriire okuweebwayo omulundi ogumu okwetiika ebibbiibi by'abangi, aliboneka omulundi ogw'okubiri awabula kibbiibi eri abo abamulindirira, olw'obulokozi.