1 line
374 B
Plaintext
1 line
374 B
Plaintext
\v 8 Kuba singa Yoswa yabawumwirye, teyanditumwire ku lunaku lundi oluvanyuma lw'ebyo. \v 9 Kale wasigaireyo ekiwumulo kya sabbiiti eri abantu ba Katonda. \v 10 Kubanga ayingiire mu kiwumulo kye, era naye ng'awumwire mu mirimu gye, nga Katonda bwe yawumwire mu gigye. \v 11 Kale tufubenga okuyingira mu kiwumulo ekyo, omuntu yenayena aleke okugwa mu ngeri eyo ey'obutagonda. |