lke_heb_text_reg/04/14.txt

1 line
419 B
Plaintext

\v 14 Kale bwe tulina kabona asinga obukulu omunene, eyaviire mu igulu, Yesu Omwana wa Katonda, tunywezienga okwatula kwaisu. \v 15 Kubanga tubula kabona asinga obukulu atayinza kulumirwa wamu naife mu bunafu bwaisu; naye eyakemeibwe mu byonabyona bumu nga ife, so nga iye abula kibbiibi. \v 16 Kale tusemberenga n'obuvumu eri entebe ey'ekisa, kaisi tuweebwe okusaasirwa, era tufune ekisa olw'okubbeerwa bwe tukwetaaga.