lke_heb_text_reg/04/12.txt

1 line
404 B
Plaintext

\v 12 Kubanga ekigambo kya Katonda kiramu, era kikozi, era kisala okusinga buli kitala kyonakyona eky'obwogi obubiri, era kibitamu n'okwawula ne kyawula obulamu n'omwoyo, enyingo n'obusomyo, era kyangu okwawula okulowooza n'okufumiintiriza okw'omu mu mwoyo. \v 13 So wabula kitonde ekitaboneka mu maiso ge: naye ebintu byonabyona byeruliibwe era bibikuliibwe mu maiso g'oyo gwe tuleetera ebigambo byaisu.