lke_heb_text_reg/04/03.txt

1 line
417 B
Plaintext

\v 3 Kubanga ife abaamalire okwikirirya tuyingira mu kiwummulo ekyo; nga bwe yatumwire nti Nga bwe nalayiririre mu busungu bwange, Nti Tebaliyingira mu kiwummulo kyange: waire ng'emirimu gyaweire okuva mu kutondebwa kw'ensi. \v 4 Kubanga waliwo w'atumula ku lunaku olw'omusanvu ati, nti Katonda n'awumulira ku lunaku lw'omusanvu mu mirimu gye gyonagyona; \v 5 era ate ne mu kino nti Tebaliyingira mu kiwummulo kyange.