lke_heb_text_reg/05/12.txt

1 line
427 B
Plaintext

\v 12 Kubanga bwe kibagwaniire okubbanga abegeresya olw'ebiseera ebyabitire, mwetaaga ate omuntu okubegeresya ebisookerwaku eby'oluberyeberye eby'ebigambo bya Katonda; era mufukire abeetaaga amata, so ti mere ngumu. \v 13 Kubanga buli anywa amata nga akaali kumanya kigambo ky'obutuukirivu; kubanga mwana mutomuto. \v 14 Naye emere enfumu ya bakulu, abalina amagezi agegeresebwa olw'okugakozesia okwa wulanga obusa n'obubbiibi.