lke_heb_text_reg/13/03.txt

1 line
228 B
Plaintext

\v 3 Mwijukirenga abasibe, ng'abasibirwa awamu nabo; era n'abandi enaku, kubanga mwena muli mu mubiri. \v 4 Okufumbirwagana kwe kitiibwa eri bonabona, n'ekitanda kirongoofu; kubanga abakaba n'abenzi Katonda alibasalira omusango.