lke_heb_text_reg/12/27.txt

1 line
346 B
Plaintext

\v 27 N'ekyo, nti Ekaali esigaire omulundi gumu, kitegeeza okutoolebwawo kw'ebyo ebikankanyizibwa, ng'ebitengerebwa, ebitatengerezebwa kaisi bibbeewo. \v 28 Kale, bwe tuweebwa obwakabaka obutatengerezebwa, tubbenga n'ekisa, kituweerezesie okuweereza okusiimibwa Katonda n'okwegenderezia n'okutya: \v 29 kubanga Katonda waisu niigwo musyo ogwokya.