lke_heb_text_reg/03/09.txt

1 line
288 B
Plaintext

\v 9 Bazeiza banyu kwe bankemere, nga baaba, Ne babona ebikolwa byange emyaka ana. \v 10 Kyenaviire nyiigira emirembe egyo, Ne ntumula nti Bakyama buliijo mu mwoyo gwabwe: Naye abo tebaategeera mangira gange; \v 11 Nga bwe nalayire mu busungu bwange, Nti Tebaliyingira mu kiwumulo kyange.