lke_heb_text_reg/13/20.txt

1 line
325 B
Plaintext

\v 20 Naye Katonda ow'emirembe, eyairiryewo okuva mu bafu omusumba w'entama omukulu olw'omusaayi ogw'endagaano ey'olubeerera, niiye Mukama waisu Yesu, \v 21 abatuukirize mu buli kigambo ekisa okukolanga by'ataka, ng'akolera mu ife ekisiimibwa mu maiso ge, ku bwa Yesu Kristo; aweebwenga ekitiibwa emirembe n'emirembe. Amiina.